Job 31:9-11

9 aObanga omutima gwange gwali gusendeddwasendeddwa omukazi,
oba ne mmuteegera ku mulyango gwa muliraanwa,
10 bkale omukazi wange ase eŋŋaano y’omusajja omulala,
n’abasajja abalala beebake naye.
11 cKubanga ekyo kyandibadde kya kivve,
ekibi ekiŋŋwanira okubonerezebwa.
Copyright information for LugEEEE